Typecraft v2.5
Jump to: navigation, search

Difference between revisions of "Corpus:Loole eyingiridde emmotoka bbiri"

 
Line 1: Line 1:
{{Source|author=ERIYA LUYIMBAZI |editor=John Kulubya|title=|date/place=FRIDAY, 05 AUGUST 2011 09:26|volume/pages=page 1-2|publisher=Vision Group|translator=|type=newspaper|annotator=[[User:Medadi Erisa Ssentanda|contributor=Medadi Erisa Ssentanda|article=LOOLE eyabadde ekubyeko ebyamaguzi eremeredde omugoba waayo n’etomera mmotoka zaabuyonjo bbiri mu Kampala. Akabenje kano kaagudde ku Kyaggwe Road okuliraana akatale k’ewa Kisekka loole y’ekika kya Fuso nnamba UAL 736 L eyabadde ekkirira akaserengeto okuva ku Equatorial bwe yagaanyi okusiba n’eyingirira mmotoka bbiri okuli Toyota Carib UAE 123 E ne Toyota Noah UAP 431Q. Ivan Lujumba eyabadde avuga pikipiki nayo eyatomeddwa yagambye nti loole bwe yatomedde Noah n’ebuuka n’erinnya waggulu wa Carib ate ne Fuso nayo n’ejja ne yeegattako. Noah ne Carib zombi zaabadde zivugibwa bakazi abaasimattuse.<br><br>[[Category:Luganda_Corpus}}
+
{{Source|author=ERIYA LUYIMBAZI |editor=John Kulubya|title=|date/place=FRIDAY, 05 AUGUST 2011 09:26|volume/pages=page 1-2|publisher=Vision Group|translator=|type=newspaper|annotator=[[User:Medadi Erisa Ssentanda]]|contributor=Medadi Erisa Ssentanda|article=LOOLE eyabadde ekubyeko ebyamaguzi eremeredde omugoba waayo n’etomera mmotoka zaabuyonjo bbiri mu Kampala. Akabenje kano kaagudde ku Kyaggwe Road okuliraana akatale k’ewa Kisekka loole y’ekika kya Fuso nnamba UAL 736 L eyabadde ekkirira akaserengeto okuva ku Equatorial bwe yagaanyi okusiba n’eyingirira mmotoka bbiri okuli Toyota Carib UAE 123 E ne Toyota Noah UAP 431Q. Ivan Lujumba eyabadde avuga pikipiki nayo eyatomeddwa yagambye nti loole bwe yatomedde Noah n’ebuuka n’erinnya waggulu wa Carib ate ne Fuso nayo n’ejja ne yeegattako. Noah ne Carib zombi zaabadde zivugibwa bakazi abaasimattuse.<br><br>[[Category:Luganda_Corpus]]}}

Latest revision as of 05:43, 9 August 2011

Source information
Source {{{source}}}
Author/Creator/Speaker(s) ERIYA LUYIMBAZI
Editor/Recorded by/Broadcaster John Kulubya
Original language {{{Olanguage}}}
Date/Place FRIDAY, 05 AUGUST 2011 09:26
Volume/Pages page 1-2
Publisher Vision Group
Type newspaper
Annotator User:Medadi Erisa Ssentanda
Contributor Medadi Erisa Ssentanda
Corpus translator {{{corpustranslator}}}
Link to the annotated dataset {{{link}}}

LOOLE eyabadde ekubyeko ebyamaguzi eremeredde omugoba waayo n’etomera mmotoka zaabuyonjo bbiri mu Kampala. Akabenje kano kaagudde ku Kyaggwe Road okuliraana akatale k’ewa Kisekka loole y’ekika kya Fuso nnamba UAL 736 L eyabadde ekkirira akaserengeto okuva ku Equatorial bwe yagaanyi okusiba n’eyingirira mmotoka bbiri okuli Toyota Carib UAE 123 E ne Toyota Noah UAP 431Q. Ivan Lujumba eyabadde avuga pikipiki nayo eyatomeddwa yagambye nti loole bwe yatomedde Noah n’ebuuka n’erinnya waggulu wa Carib ate ne Fuso nayo n’ejja ne yeegattako. Noah ne Carib zombi zaabadde zivugibwa bakazi abaasimattuse.