Typecraft v2.5
Jump to: navigation, search

Difference between revisions of "Corpus:Enjangu ya Simooni"

Line 1: Line 1:
{{Source|source=recording|author=[[User:Misah Natumanya]]|editor=|title=Enjangu ya Simooni|date/place=11.01.2011, Trondheim, Norway|volume/pages=|Olanguage=Runyankore|ISBN=|publisher=Phonetic laboratory – ISK Dragvoll (Trondheim - Norway) |translanguage=|translator=[[User:Misah Natumanya]]|onlinedistribution=TypeCraft [[Classroom:Simon's_cat_-_multi-lingual]]|type=other|annotator=[[User:Misah Natumanya]]|contributor=[[User:Misah Natumanya]]|corpustranslator=Misah Natumanya|link=|article=Omu katambi  aka enjangu ya Simon , nitureeba enjangu erikugurukyeza erikwirukanga  omu kishengye kyona erikugyezaho kukwata eshohera.
Nitureeba enjangu erikutemba aha meeza erikwat kyayi.
Eriyo neetemba  neeharabamba etaara, nayo nayo ekagyata.
Baitu obwo erikugyezaho kukwata eshohera ahabwokushanga ekaba eine enjara.
Nitureeba erikwetooroora mukama waayo owaabaire ashutami aha ntebe agwejegyeire obwo erikwirukanjya eshohera .
Nabwanyima nitureeba enjangu erikucwa orutimbi orwabaire ruri aha rwigi ahi eshohera yaabaire eteekamire.
Bwanyima nitureeba enjangu erikukwata eshohera ekagita ahansi ekagyezaho kugihondahonda n’ebyara. Nabwanyima ekatandika kuzaana nayo.
Nitureeba erikuza ahansi ya ekitabo kuringuriza eshohera egyo eyaabaire neeshusha nk’efiire.
Nabwanyima ekakwata eshohera egyo ekagita aha kifuba kya mukama waayo Simon erikugyezaho kumwimusya kumworeka eki yaakwata.
Bwanyima  nitureeba erikukwata eshohera egyo ekagita omu kanwa ke, ahi Simon yaimukiire aha ntebe akeekunkumura atarikumanya ni ki ekyabaho.
Ku yaagiire kuhurira akashanga yaamizire eshohera
Nabwanyima nitureeba Simon arikugyezaho kwihayo kutanaka eshohera, kwonka ekangirayo.
Reero nituhurira eshohera erikumugambira omunda kandi obwo kapa yaabaire neeyenda kugirya.
Aho niho akatambi karikuhwerayo.

[[Category:Runyankore-Rukiga Corpus|E]]}}

{{Source|source=recording|author=[[User:Samuel Namugala]]|editor=|title=Kkapa ya Simon|date/place=12.01.2011, Trondheim, Norway|volume/pages=|Olanguage=Ganda (Luganda)|ISBN=|publisher=Phonetic laboratory – ISK Dragvoll (Trondheim - Norway) |translanguage=|translator=[[User:Samuel Namugala]]|onlinedistribution=TypeCraft [[Classroom:Simon's_cat_-_multi-lingual]]|type=other|annotator=[[User:Samuel Namugala]]|contributor=[[User:Samuel Namugala]]|corpustranslator=Samuel Namugala|link=|article=Kkapa esooka n'ewulira ekiwuka nga kizannyira mu nju, oluvannyuma n'eyagala okukikwata.

Ebuukabuuka naye nga buli kantu k'egezaako okubuukirako ekakoona ne kagwa wansi.

Erinnya ku ntebe n'ebuuka ekakwate akawuka ne kagirema era oluvannyuma etunuulira omusajja nga yeebuuza lwaki tali mu kugifaako.

Akawuka kongera okukaabira mu nju n'ekatunuulira, n'ekatunuulira mu 'angles' zonna, n'ebuuka okukakwata.

Ebintu by'ebuukirako ne bigwa akawuka ne kongera  okukaabira waggulu.

Yeekweka emabega w'entebe akawuka ne kakaaba n'ejja ng'esooba okukakwata, wabula era n'eremwa okukakwata n'ebuukabuuka n'ekagoba n'ekagoba nga bwe kagiddusa ne keetooloola.

Oluvannyuma kkapa ejja wansi awali akawuka n'ekakwata n'egezaako okukakuba n'ekigendererwa eky'okukatta.

Ekakuba n'emikono gyayo egyomumaaso n'ekakuba n'ekakuba n'ekakuba, era bw'etuuka ekiseera n'ebeera convinced nti kafudde egenda ne yeekweka wansi w'ekitabo.

Bwe yeekweka wansi w'ekitabo egezaako okukakanga erabe oba ddala kituufu kafudde, wabula n'etandika okwebuuza nti "ki kino kye nzise?"

Okusinziira ku bubonero bw'ekozesa ebuuza ekitabo kigibuulire naye ng'ekitabo tekiginyega , ky'ekola n'ekwata akawuka n'emimwa gyayo n'ekasuulira omusajja eyali atudde mu ntebe, n'emukoonako nga bw'emubuuza agibuulire "kaki kano?"

Omusajja taginyega, n'eyongera okumubuuza, kye yakola akawuka n'ekasuula mu kamwa k'omusajja, oluvannyuma omusajja n'awulira nga waliwo ekitagenda bulungi mu maaso , n'atandika okubuukabuuka nga yeebuuza ky'abadde.

Kkapa emutunuulira n'emutunuulira nga bw'ekozesa obubonero okumubuuza nti "ako ke nkusudde mu kamwa bakayita batya?"

Omusajja yeekwata ku lubuto nga tamanyi bigenda mu maaso, era awo we bikoma.

Oluvannyuma etunuulira omusajja nga yeebuuza lwaki tali mu kugifaako.
Ekatunuulira, n'ekatunuulira mu 'angles' zonna, n'ebuuka okukakwata.

[[Category:Runyankore-Rukiga Corpus}}

Revision as of 13:20, 16 May 2012

{{Source|source=recording|author=User:Samuel Namugala|editor=|title=Kkapa ya Simon|date/place=12.01.2011, Trondheim, Norway|volume/pages=|Olanguage=Ganda (Luganda)|ISBN=|publisher=Phonetic laboratory – ISK Dragvoll (Trondheim - Norway) |translanguage=|translator=User:Samuel Namugala|onlinedistribution=TypeCraft Classroom:Simon's_cat_-_multi-lingual|type=other|annotator=User:Samuel Namugala|contributor=User:Samuel Namugala|corpustranslator=Samuel Namugala|link=|article=Kkapa esooka n'ewulira ekiwuka nga kizannyira mu nju, oluvannyuma n'eyagala okukikwata.