Difference between revisions of "Corpus:URA erinnyisizza emisolo gy’ebidduka"
(One intermediate revision by the same user not shown) | |||
Line 1: | Line 1: | ||
− | {{Source|author=Musasi wa Bukedde|editor=Kulubya|title=URA erinnyisizza emisolo gy'ebidduka|date/place=MONDAY, 06 JULY 2009 09:16|volume/pages=|publisher=Vision Group|translator=|type=newspaper|annotator=Medadi Erisa Ssentanda|contributor=Medadi Erisa Ssentanda|article=EKITONGOLE ky’omusolo ekya URA kirinnyisizza ssente z’emisolo ezisasulibwa ebintu eby’enjawulo ebyekuusa ku bidduka . Kati okukyusa amannya agali ku kkaadi ya mmotoka ng’eza buyonjo osasula 80,000/- mu kifo kya 70,000/. Mmotoka ezitikka emigugu n’okusaabaza abantu okukyusa kkaadi yaazo osasula 104,000/- mu kifo kya 90,000/- ezibaddewo.

Bw’oba okyusa kkaadi ya bodaboda osasula 70,000/- mu kifo kya 50,000/- ezibadde zisasulwa. Okuwandiisa bodaboda okugissaako nnamba kuvudde ku 180,000/- ne zidda ku 230,000/-.

Bw’oba osaba pamiti okuyiga okuvuga mmotoka osasula 24,000/- okuva ku 20,000/-. Bw’osaba okugenda okugezesegbwa pu poliisi y’ebidduka osasula 24,000/- okuva ku 20,000/-. Okukyusa langi, yingini oba ekintu ekirala kyonna mu kkaadi ya mmotoka kwavudde ku 5,000/- ne kudda ku 10,000/-. Okwekebejja ekidduka ku poliisi nga kifunye akabenje oba obuzibu bwonna kwavudde ku 5,000/- ne kudda ku 10,000/-.

Okufuna pamiti ey’emyaka esatu kuvudde ku 59,000/- ne kudda ku 66,000/-. Ssente z’okunoonya ebiwandiiko mu kitongole kino (Search fee) zivudde ku 32,000/- ne zidda ku 50,000/-. Mu kino URA esuubira okuggyamu ssente ennyingi olw’omuwendo gw’abantu abanoonyereza ku mmotoka eziba zisingiddwa mu bbanka oba mu bibiina ebiwola ssente okweyongera. Ate n’abantu batandise okutya olw’ebidduka ebimu ebissibwako nnamba mu bukyamu nga balina kusooka kuzikakasa mu URA.

Nnamba puleeti bw’eba yabula ng’oyagala endala kati osasula 50,000/- okuva ku 32,000/. Wabula zino ozisasula mu URA, olina okusasula eza Face technologies ekuwa pamiti eya kompyuta. Okuwandiisa emmotoka osasula 1,200,000/- okuva ku 750,000/- ku mmotoka za buyonjo, wabula emmotoka eziri ku mulembe nga Ipsum, Land Cruiser n’ezebbeeyi eziri mu luse luno zassiddwa ku 1,500,000/- okuva ku 750,000/-. Ayagala akalamba akatono osasula 200,000/- mu kifo kya 310,000/-.

[[Category:Luganda_Corpus]]}} | + | {{Source|author=Musasi wa Bukedde|editor=Kulubya|title=URA erinnyisizza emisolo gy'ebidduka|date/place=MONDAY, 06 JULY 2009 09:16|volume/pages=|publisher=Vision Group|translator=|type=newspaper|annotator=[[Medadi Erisa Ssentanda]]|contributor=Medadi Erisa Ssentanda|article=EKITONGOLE ky’omusolo ekya URA kirinnyisizza ssente z’emisolo ezisasulibwa ebintu eby’enjawulo ebyekuusa ku bidduka . Kati okukyusa amannya agali ku kkaadi ya mmotoka ng’eza buyonjo osasula 80,000/- mu kifo kya 70,000/. Mmotoka ezitikka emigugu n’okusaabaza abantu okukyusa kkaadi yaazo osasula 104,000/- mu kifo kya 90,000/- ezibaddewo.

Bw’oba okyusa kkaadi ya bodaboda osasula 70,000/- mu kifo kya 50,000/- ezibadde zisasulwa. Okuwandiisa bodaboda okugissaako nnamba kuvudde ku 180,000/- ne zidda ku 230,000/-.

Bw’oba osaba pamiti okuyiga okuvuga mmotoka osasula 24,000/- okuva ku 20,000/-. Bw’osaba okugenda okugezesegbwa pu poliisi y’ebidduka osasula 24,000/- okuva ku 20,000/-. Okukyusa langi, yingini oba ekintu ekirala kyonna mu kkaadi ya mmotoka kwavudde ku 5,000/- ne kudda ku 10,000/-. Okwekebejja ekidduka ku poliisi nga kifunye akabenje oba obuzibu bwonna kwavudde ku 5,000/- ne kudda ku 10,000/-.

Okufuna pamiti ey’emyaka esatu kuvudde ku 59,000/- ne kudda ku 66,000/-. Ssente z’okunoonya ebiwandiiko mu kitongole kino (Search fee) zivudde ku 32,000/- ne zidda ku 50,000/-. Mu kino URA esuubira okuggyamu ssente ennyingi olw’omuwendo gw’abantu abanoonyereza ku mmotoka eziba zisingiddwa mu bbanka oba mu bibiina ebiwola ssente okweyongera. Ate n’abantu batandise okutya olw’ebidduka ebimu ebissibwako nnamba mu bukyamu nga balina kusooka kuzikakasa mu URA.

Nnamba puleeti bw’eba yabula ng’oyagala endala kati osasula 50,000/- okuva ku 32,000/. Wabula zino ozisasula mu URA, olina okusasula eza Face technologies ekuwa pamiti eya kompyuta. Okuwandiisa emmotoka osasula 1,200,000/- okuva ku 750,000/- ku mmotoka za buyonjo, wabula emmotoka eziri ku mulembe nga Ipsum, Land Cruiser n’ezebbeeyi eziri mu luse luno zassiddwa ku 1,500,000/- okuva ku 750,000/-. Ayagala akalamba akatono osasula 200,000/- mu kifo kya 310,000/-.

[[Category:Luganda_Corpus]]}} |
Latest revision as of 06:07, 9 August 2011
Source | {{{source}}} |

Author/Creator/Speaker(s) | Musasi wa Bukedde |
Editor/Recorded by/Broadcaster | Kulubya |
Title | URA erinnyisizza emisolo gy'ebidduka |
Original language | {{{Olanguage}}} |
Date/Place | MONDAY, 06 JULY 2009 09:16 |
Publisher | Vision Group |
Type | newspaper |
Annotator | Medadi Erisa Ssentanda |
Contributor | Medadi Erisa Ssentanda |
Corpus translator | {{{corpustranslator}}} |
Link to the annotated dataset | {{{link}}} |
EKITONGOLE ky’omusolo ekya URA kirinnyisizza ssente z’emisolo ezisasulibwa ebintu eby’enjawulo ebyekuusa ku bidduka . Kati okukyusa amannya agali ku kkaadi ya mmotoka ng’eza buyonjo osasula 80,000/- mu kifo kya 70,000/. Mmotoka ezitikka emigugu n’okusaabaza abantu okukyusa kkaadi yaazo osasula 104,000/- mu kifo kya 90,000/- ezibaddewo.